عرض المقال :AlFatwa No 3
  الصفحة الرئيسية » مـقـالات الموقـــع » كشف البلية بفضح الأحمدية » Non - Arabic Articles » Luganda

اسم المقال : AlFatwa No 3
كاتب المقال: webmaster
direction: ltr; unicode-bidi: embed" class="MsoNormal">       Omwami Zofar Iqbal nga ono muvubuka omujaahidi ow’ekibiina ekirwanyisa obu Ahmadiyya ekiyitbwa Anti Ahmadiyya Movement in Islam atutuusizako amawulire okuva mu Ggwanga lye Gyamani(Germany) agagamba nti Abakadiyani/aba Ahmadiyya basasanidde mu mawanga ga Bulaya mangi naddala mu ggwanga lya Germany nga bagenda basomesa bo kye bayita Obusiraamu. Ekigendererwa kyabwe bebo Abasiraamu bambi abanoonyi b’obubudamu abadduka okuva mu Ggwanga lye Bosiniya(Bosinia). Nga era bulijjo batwala embeera nga zino ne bakozesa omukisa guno nga beefula Abasiraamu bambi abalumirirwa Basiraamu bannabwe, nga babawa obuyambi bw’ensimbi mu linnya ly’Obusiraamu era nga bwe babagumya nti nabo Basiraamu banabwe aba Sunni. Bwe batyo basobodde okuwabya n’okukyusa Abasiraamu bangi ddala abavudde mu ggwanga lye Bosiniya(Bosinia) nga badduka ekibambulira ky’olutalo.

Naye olw’okusaasira lwa Allah, Omusiraamu embula kalevu ono nga  ali wamu ne banne balaze obumalirivu era ne batandikirawo omulimu Ogw’okulabula, Okuwabula n’Okutegeeza Abasiraamu abo kiki ddala ekituufu. Era mu kaseera mpa we kaaga Abasiraamu Ababosiniya abasoba mu lusaanvu(700) abo abanoonyi b’obubudamu mu kibuga kimu kyokka ekiyitibwa Heilbronn bamaze okudayo mu Busiraamu. Al Hamudulillah!

 

 

الصفحات[ 1] [2]
اضيف بواسطة :   admin       رتبته (   الادارة )
التقييم: 0 /5 ( 0 صوت )

تاريخ الاضافة: 26-11-2009

الزوار: 4134


المقالات المتشابهة
المقال السابقة
MIRZA TAHIR AND MUBAILA
المقالات المتشابهة
AlFatwa No 8
AlFatwa No. 8
AlFatwa No. 2
المقال التالية
Knowledge of Mirza Ghulam
جديد قسم مـقـالات الموقـــع
القائمة الرئيسية
البحث
البحث في
القائمة البريدية

اشتراك

الغاء الاشتراك